Amawulire

Owa NRM awangudde

Ali Mivule

November 27th, 2013

No comments

Bukanga Candidates 4

Munna NRM  Stephen Kangwagye ye mubaka wa palamenti omuggya owe bukanga.

Ono awangudde gwebabadde basinga okuba mu lwokaano, Nathan Byanyima n’obululu 18,204 ate ye Byanyima n’afuna obululu.

Eyakulembeddemu okulonda kuno,  Richard Twikirize agamba nti obululu obwafudde bwabadde busoba mu 1200.

Omu ku balondodde okulonda kuno okuva mu kibiina kya Citizen’s Coalition for Electoral Democracy Chrispy Kaheru eky’obululu obungi obufu akitadde jy ky’abesimbyeewo 2 okuva mu lwokaano ku ssaawa esembayo.

 

Okulonda e Bukanga kuddiridde okufa kw’eyali omubaka mu kitundu kino  Gregory Matovu .

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *