Amawulire

Owa NRM awangudde e Bubuulo

Ali Mivule

April 11th, 2014

No comments

M7 campaigns ib bubuulo

Munna NRM Rose Masaba Mutonyi ye mubaka we Bubulo ey’obugwanjuba omuggya.

Ono yakukumbye obululu  29,135 n’addirirwa munna FDC  Ahumada Wakweya  n’obululu  3270 , eyesimbyewo ku lulwe Joseph Masolo  yafunye 1684 , munna DP Paul Butita n’abuukayo n’obululu 662 olwo  Emma  Mukindwa  n’akwebeera n’obululu  128.

Akulira eby’okulonda mu district ye Manafwa  Salim Kizindo agamba okulonda kuno kwabadde kwamazima.