Amawulire

Owa boda bamutemyetemye

Ali Mivule

June 1st, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Ate abadde yakagula pikipiki nga asaaliza bavubuka banne mubitundu bye Mubende  takyagadde  bwatemeddwa  ejambiya kumutwe olulimi nelufuluma.

Robert  Magala mukiseera kino tasobola kwogera olwokuba olulimu lwafulumye nga n’embeera ye yelarikirizza olwokuba yavuddemu  omusaayi munji sso nga n’abantu bbe babadde tebanajja.

Ono yaletedwa poliisi nga alina akapapula akamwogerako nti ye Robert Magala atemera mugyobukulu 35 era nga mutuuze we Mityana town council.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *