Amawulire

Omwoleso

Ali Mivule

October 10th, 2014

No comments

traders

Abantu abasoba mu 30 beebakakwatibwa mu mwoleso gw’ebyobusuubuzi ogugenda mu maaso e Lugogo.

Abasinga ku bano abakuumirwa ku  poliisi ya Jinja road basangibwa nga banyakula obusawo n’okusala ensawo.

Anonyereza ku misango, Ronald Bogere agambye nti bano bagenda kubasengejjebwa okujjamu abakyaamu.

Omwoleso guno guggaddwa minisita w’ebyobusuubuzi Amelia Kyambadde

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *