Amawulire

Omuyimbi Eddie Kenzo asimatuse akabenje

Omuyimbi Eddie Kenzo asimatuse akabenje

Ivan Ssenabulya

August 5th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye

Omuyimbi owerinnya Edirisa Musuuza aka Eddie Kenzo asimatuse akabenje dekabusa akagudewo enkya ya leero mu bitundu bye Maya mu disitulikiti eye Mpigi.

Okusinzira ku mawulire getufunye abadde ne banne abalala 3 wabula katonda abawanzeko eddusu bonna basimatuse era ne baddusibwa mu malwaliro awo okumpi.

Ebisingakowo tugyabikutuusako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *