Amawulire

Omuwendo gw’abawabuzi guyitiridde

Ali Mivule

September 3rd, 2014

No comments

Museveni speaks

Omuwendo gw’abawa pulezidenti amagezi gususse obungi

Akakiiko akakola ku nsonga z’omukulembeze w’eggwanga keekakoze okusaba kuno mu kiwandiiko kyaako ku bakulu bano

Mu kadde kano abawa pulezidenti amagezi bali 102 nga n’abamu byebakola tebimanyikiddwa

Ng’awaayo alipoota y’akakiiko mu palamenti, akulira akakiiko akakola ku nsonga z’omukulembeze w’eggwanga Col. Fred Mwesigye agambye nti emirimu gy’abagezi bano tegirambikibwa bulungi ae ng’egimu gifanagana kyonna nga basasulwa ensimbi mpitirivu

Akakiiko era kagaala ba RDC babeere nga basengejjebwa okumanya emirimu gyebakola buli mwaka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *