Amawulire

Omusomesa asobezza ku mwana gwasomesa.

Ivan Ssenabulya

March 27th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo.

Wano e Mpigi Police ekutte omusomesa wa myaka 32 nga ono emulanga gwakudda ku kaana ka myaka – 14 n’akasobyako.

Joseph Kamukama nga ono yatwala police ye Buwama agambye nti omusomesa ono owa  God’s Mercy Junior School  ku kyalo Ssenyondo  yaakwatiddwa oluvanyuma lwa maama w’omwana okutegeeza ku police.

Kamukama  agamba nti mungeri yeemu bakutte n’akulira esomero lino, ubanga kizuuse nga yeyasindika akaana kano mukibiina omusomesa ono mweyali yekwese okukakana nga akasobezaako

Kati bano bonna bagenda mu kooti