Amawulire

Omusajja yattidde e Mulago

Ali Mivule

May 5th, 2014

No comments

 Mulago hospital

Omusajja atanategerekeka yekasuse okuva ku mwaliriro ogwomukaaga neyekata wansi nafiirawo  wali ku ddwaliro ekkulu e Mulago.

Akulira poliisi ye Mulago Hashim Kasinga agamba tekinategerekeka oba ono abadde mulwadde oba mugenyi mu ddwaliro lino.