Amawulire
Omusajja eyaganza Muwalawe asibidwa emyaka 25
Bya Malik Fahad,
Kkooti enkulu e Masaka eliko taata gwesindise mu mbuzi ekogga yebakeyo emyaka 25 lwakukakana ku muwalawe owomuntubwe n’amugagambula obumuli.
Sadam Kalekezi nga mutuuze wé Lwekishuji e Sembabule yasingisidwa omusango omulamuzi
Victoria Nakintu, oluvanyuma lwokwetegereza obujjulizi bwonna
Ono omusango yaguza mu mwaka gwa 2019 bweyafuula muwalawe mukyalawe.
Omulamuzi Nakintu agambye nti emyaka 25 egikaligiddwa musajja mukulu gyakumuyambako okudamu akobuntu kuba yakyankalanya obwongo bwa muwalawe