Amawulire

Omumbejja Nakalema Jamiidah avudde mu mbeera ku kutunda ettaka

Omumbejja Nakalema Jamiidah avudde mu mbeera ku kutunda ettaka

Bernard Kateregga

August 31st, 2015

No comments

File Photo:Nakalema Jamiidah ngali ne Kabaka Mutebi

File Photo:Nakalema Jamiidah ngali ne Kabaka Mutebi

Omumbejja Nakalema Jamiidah alabirira olubiri lwa Gulu mu Kyaggweokulinaana embuga ye ssaza avudde mu mbeera natabukira abakungungabalumiriza okutunda ettaka lyonna okulimalawo.
Agambye ettaka okuli embuga ye Kyaggwe lyali liwerako yiika 49 wabula litundiddwa awatabadde bweruffu.
Ono okuva mu mbeera kidiridde abe ssaza okusenda
emmere ye yonna nga bagala okuzimba amayumba mu nkola eyokutondawo polojekiti nga bwekyasalibwawo obwakabaka.
Wabula ye alumiriza nti ekigendererwa kyabwe kutunda ttaka ngensonga zino yaziloopa mu Buganda Land Board newa minister owa gavumenti ezebitundu naye tewali
kikoleddwa.
Asabye wabeewo okukwatagana wakati wabakungu ba
Ssabassajja abalondebwa nabe nnonno abomusaayi, nategeeza nti bbo babayisaamu amaaso.