Amawulire
Omulangiri Phillip owe’Bungereza aseredde
Bya BBC,
Omulangira Philip Duke of Edinburgh ngaye bba wa nnabakyala wa Bungereza Queen Elizabeth II afudde
Amawulire gokufakwe galangiridwa Nnabakyala nagamba nti bba afudde nkya ya leero mu lubiri lwe Windsor
Wafiiridde nga aweza egyobukulu 99
Nnabakyala alangiridde ennaku 8 ezokukungubagira bba.
Boris Johnson said he “inspired the lives of countless young people”. Songa abadde yomu kubazirwanako mu ssematalo owokubiri abakyasigadewo