Amawulire

Omukulu wésomero yekakkatise ku mwana oweyaka 12

Omukulu wésomero yekakkatise ku mwana oweyaka 12

Ivan Ssenabulya

April 14th, 2022

No comments

Bya  DAN WANDERA,

Police e Luweero eriko omukulu wessomero rya Vision Primary and Nursery school gwetadeko obunyogoga ku bigambibwa nti yasobeza ku muyizi owa p7

Omwogezi wa poliisi e luwero isa ssemwogerere agamba nti omuwala eyasobezedwako wa myaka 12 wabula nga omukulu wessomero yamutiisa nti tayasanga ekyama kuba bwali kikola wakufuba okulaba nti aggwa ebigezo.

Fatuma Mbabazi, maama wómwana ono ategezeza nti basobodde okumanya ebyabaao oluvanyuma lwomuwala okufuna obulumi mu bitundu bye ebyekyama naddusibwa mu ddwaliro