Amawulire

Omukazi azadde omwana ng’alina amannyo

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2019

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Omukyala mu district ye Bugweri azade omwana ngalina amannyo mu kamwa.

Barbra Nairuba mukyala wa Isamail Muruka abatuuze ku kyalo Bubenge mu gomboloa ye Igombe, azaliidde ku ddwaliro lya Bukoteka health centre 11 mu gombolola ye Ibulanku.

Atwala eddwaliro lino Wilson Kamuli agambye nti kino kibadde tekibangawo, bukyanga.

Omukyala azadde omwana ono, wa myaka 20 eranga yazadde bulungi, awatabadde buzibu bwonna.