Amawulire

Omujaasi eyatta atoba

Ali Mivule

October 22nd, 2013

No comments

Omujaasi eyatta omuvubuka gweyakwata ne muwala we agguddwaako emisango

Sergeant Samuel Mubanywera aguddwaako misango gya ttemu mu maaso g’omulamuzi Elizabeth Alvidza kyokka ng’agyegaanye

Omusajja nga yali mutuuze we lugala kigambibwa okuba nti mu mwaka 2011, yasanga omuvubuka eyali omuyizi we Makerere ng’ayimiridde nemuwala we n’amukuba emiggo egyamutta

Omuvubuka eyattibwa ye Patrick Nabukika

Omusango teguwuliddwa nga kooti etaddewo olunaku lwa nga 28 omwezi guno okutandika okukola kino era omujaasi ono n’addizibwaayo mu kkomera e Luzira

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *