Amawulire

Omujaasi agudde wansi naafa

Omujaasi agudde wansi naafa

Ivan Ssenabulya

November 10th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga

Poliisi mu disitulikiti ye Mubende etandise okunonyereza ku nfa yomujaasi L/Cpl Yusuf Musene owemyaka 44.

Omugenzi abadde akolera mu kibinja kyamagye ekyokuna ku kyalo Ntungamo mu gombolola ye Kasambya.

okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu kitundu kya Wamala, Recheal Kawala omugenzi yagudde wansi naafa, bweyabadde asaawa omuddo.

Bweyabadde tanafa, basoose kumuddusaako mu kalwaliro akokumpi, gyekyakaksiddwa nti yafudde dda.

Poliisi egemba nti okunonyereza kutandise.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *