Amawulire

Omubaka w’eKiboga awadde abasomesa emmotoka

Omubaka w’eKiboga awadde abasomesa emmotoka

Ivan Ssenabulya

October 6th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abasomesa mu disitulikiti ye Kiboga babakubyeko enkata ya mmotooka kapyata ekika kya Drone ebayambeko okugonza ebyentambula.

Emmotoka eno, ebawereddwa omubaka omukyala owa disitulikiti ye Kiboga Kaaya Christine Nakimwero ngagambye nti yazudde okusomozebwa okungi abasomesa kwebayitamu.

Agambye nti era yaakubayambako okujjamu ssente, okweterekera nokwekulakulanya

Omubaka wa Nakaseke Central Allan Mayanja Ssebunya asabye babaka banne, bonna baddeyo mu bitundu byabwe bayambe ku basomesa.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *