Amawulire

Omubaka SSewungu yesunga mirimu

Omubaka SSewungu yesunga mirimu

Ali Mivule

August 5th, 2015

No comments

File Photo : Joseph Ssewungu nga yogeera

File Photo : Joseph Ssewungu nga yogeera

Nampala w’ekibiina kya DP omuggya Joseph Ssewungu agamba nti omulimu gwe omukulu kugenda kubeera kugatta ba memba ba kibiina.

Olunaku lwajjo akulira ekibiina kya DP Nobert Mao yagobye Ssebuliba Mutumba ne Ssewungu oluvanyuma lw’ekisanja kye okuggwaako.

Ng’awayaamu naffe, Sewungu agambye nti mu kadde kano, entalo mpitirivu mu kibiina nga n’obukundi bususse kale nga kikulu okugatta ba memba.

Agambye nti era mu ngeri yeemu n’ekibiina kirina okunyweera ku mirandira nga kiyita mu kufuna ba memba abapya