Amawulire

Omubaka Munyaggwa ayanukudde abamunyooma.

Omubaka Munyaggwa ayanukudde abamunyooma.

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba.

Ssentebe w’akakiiko akalondoola akalondoola enzirukanya y’ebitongole bya government omujja era omubaka we Kawempe South Mubarak Munyaggwa ategeezeza nga abantu bwebatagwana kuddamu ku munyooma, kubanga emirimo alina obukakafu nti wakugisobola.

Okuviira dala nga Munyagwa nga yakalondebwa okudda mu bigere bya munamateeka Abdul Katuntu, abantu bangi baamulaba nga omunafu awedde emirimo, era atalina busobozi kudukanya kakiiko kano.

Kati twogedeko ne Munyangwa  naagamba nti ye munamateeka ataliiko agamba, kale nga kano akalimo kangu kebamuwadde, era nga wakukatuuirizza.