Amawulire

Omubaka Basalirwa ayagala gavumenti eteese naba ADF

Omubaka Basalirwa ayagala gavumenti eteese naba ADF

Ivan Ssenabulya

November 19th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe

Gavumenti esabiddwa okwetaba mu nteseganya nabajambula aba Allied Democratic Forces.

Okusaba kuno kukoleddwa omubaka wa munisipaali ye Bugiri, Asuma Basalirwa nga yakulembera ekibiina kya Justice Forum.

Basalirwa ategezezza palamenti nti poliisi yakaksizza obulumbganayi buno bwakoleddwa ba ADF, ngeseteganya zezetagisa, nga bwebakikola nabayekera aba Lord’s Resistance Army aba Joseph Kony

Ekiteeso kino era kiwagiddwa omubaka wa Busiro, omubaka Medard Ssegona.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *