Amawulire

Olwaleero mafuga ga Buganda

Olwaleero mafuga ga Buganda

Ivan Ssenabulya

October 8th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omwami wa Ssabasajja Ow’egomboloola ye Nagojje-Musaale nga ye Amran Kasozi akunze abantu ba Kabaka bulijjo okujjumbiranga okukola Bulungibwansi.

Agambye nti mu Bulungibwansi, obwakabaka bwa Buganda kwebwesigamye era musingi okutambuzibwa emirimu.

Bino abyogeredde ku kitebbe ky’eggomboloola bwabadde akulembeddemu omukolo gwa Bulungibwansi.

Olunnaku olwaleero, lukozesebwa okukola bulungi bwansi, mu kukuza amefuga ga Buganda.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *