Amawulire

Okuwandiisa abagenda okukwata bendera ya FDC  kutandika leero

Okuwandiisa abagenda okukwata bendera ya FDC kutandika leero

Ali Mivule

July 1st, 2015

No comments

File Phot :Besigye nga yogeerako eri abawagizi be

File Phot :Besigye nga yogeerako eri abawagizi be

Okuwandiisa abagenda okukwatira ekibiina kya FDC bendere mu kalulu ka 2016 kutandika  leero.

Ku ssaawa mukaaga  eyali ssenkagale w’ekibiina kino Dr. Kiiza Besigye asuubirwa okuwandiisibwa  nga ye  ssenkaggale w’ekibiina Maj. Gen Mugisha Muntu asuubirwa lunaku lwankya.

Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu kibiina kino Dan Mugarura ategezezza nga buli yesimbyewo bw’alina okutuukiriza ebisanyizo byonna nga tannawandiisibwa.