Amawulire

Okusima amafuta kutandika mwaka gujja

Ali Mivule

February 6th, 2014

No comments

Oil prodn

Uganda yakutandika okufulumya amafuta omwaka ogujja.

Kino kiddiridde okutuuka ku nzikiriziganya n’amakampuni agawebwa olukusa okusima amafuta gano ku ngeri gyegagenda okutundibwamu.

Wabula minister w’ebyamasanyalaze  Irene Muloni agamba go amafuta amasengejje gakufuluma mu 2017 nga wamaze okuzimbibwa omudumu ogugatambuza.