Amawulire

Okunoonya akalulu e Bugiri kuwedde.

Okunoonya akalulu e Bugiri kuwedde.

Ivan Ssenabulya

July 25th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.

 

 

 

Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni asabye abantu be Bujuri obutakola nsobi ku lw’okutaano , wabula balonde munna-NRM Francis Okecho nga omubaka wekitundu kino nga 27th Friday.

Bwabade ayogerera  mukuyigga akalulu kamunna-NRM agambye nti NRM sikibiina kyakwogera wabula kukola, era nga kino kyeragidde kunguudo ezikoleddwa.

Ono mungeri yeemu agambye nti ku nsonga y’amazzi abantu tebagenda kujula , kubanga amazzi gagenda kutuuka

Ate ye munna-JEEM, Asuman Basalirwa agambye abamuvuganya bakoze kinene okumwonona, wabula bino byonna abigumidde okutuusa lwatuuse wano.

Kati ono abasabye okumuwagira, ate bakuume n’akaulu.