Amawulire

Okumeruka kw’ebibuga ebitali bitekateeka kukanze gavumenti.

Okumeruka kw’ebibuga ebitali bitekateeka kukanze gavumenti.

Ivan Ssenabulya

July 26th, 2018

No comments

Bya ssebuliba samuel

 

 

 

Government eraze obw’enyamivu olw’ebibuga ebimeruka  mu buli kasonda, kyoka nga tebiri ku ntekateeka ntuufu

Mukaseera kano ebibuga nga bino bikulira ku misinde gya 5%, era nga bannayuganda  ebitundu  20% basula mu bibuga bino .

Bwabadde alanga omwoleso gw’ebibuga ogwa Uganda Urban Expo ogw’okubaawo nga 5th -9th August wano e   Jinja,  minister omubeezi akola ku by’okutekatekera ebibuga Isaac Musumba agambye nti kati government kyeyagala kwekulaba nga ebibuga bikula ku mutendera gwansi yonna.

Ono agambye nti government yakukozesa omukisa guno okumanya company ezisobola okutekateeka obulungu