Amawulire

Okugezesa ba difiri kuwedde

Okugezesa ba difiri kuwedde

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Akakiiko akatwala ba difiri mu gwanga, wansi wekibiina ekiddukanya omupiira mu gwanga, balina essuubi nti omutindo gwaba difiri gugenda kulongooka.

Olwaleero, FUFA ebadde nokugezesa ba difiri, ngeno abayise bagenda kuweebwa badge za FIFA eza 2021.

Akulira akakiiko kaba difiri Ronnie Kalema, agambye nti balina essuubi bakutwala difiri mu World Cup.