Amawulire

Okubala abantu kudamu omwaka ogujja

Okubala abantu kudamu omwaka ogujja

Ivan Ssenabulya

April 26th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye,

Ekitongole ekivunanyizibwa kukubala mu ggwanga ki Uganda Bureau of Statistics (UBOS) kitandise kuntekateeka ezokudamu okubala bannauganda.

Okubala abantu wano mu ggwanga kubaawo buli luvanyuma lwa myaka 10.

Okusinzira kusenkulu wekitongole kino, Chris Mukiza,okubala abantu kwakubeerawo mu ssabiiti esemba mu mwezi ogwomunana omwaka ogujja era nga ku mulundi guno sibakukweyambisa mpapula wabula buuma.

Asabye buli munnauganda okuwagira enteekateeka eno nga bwayongera okunyonyola