Amawulire

Obulwadde bwa Covid bweyongedde mu bantu

Obulwadde bwa Covid bweyongedde mu bantu

Ivan Ssenabulya

June 13th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya,

Minisitule ey’eby’obulamu erangiridde abantu 82 okuba nti balina ekirwadde kya covid ate waliwo nómuntu omu afudde ekirwadde okusinzira kubyavudde mu musaayi nga 11 June 2022.

Mu balwadde abapya Kampala erinako (67), Wakiso (11), Yumbe (1), Jinja (1), Mukono (1) ne Mbarara (1).

Minisitule enokodeyo Kampala ne Wakiso okuba nti zezisingamu obulabe bwekirwadde kati.

Uganda yakafuna abalwadde ba covid emitwalo 16 mu 6,319 ate abakafa ekirwadde bali 3,602 ate 6 bali kundiri