Amawulire

Obubenje obw’enjawulo busse 2, 3 banyiga bisago

Obubenje obw’enjawulo busse 2, 3 banyiga bisago

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya ne Prossy Kisakye, Poliisi etandise okunonyereza ku bubenje 2 obugudewo mu bitundu ebyenjawulo obuvirideko abantu 2 okukirira ezirakumwa n’abalala 3 ne balumizibwa bya nsuso.

Akasoose kabadde mu bitundu bye Namanve omufiriidde omuyizi n’omulala omu n’alumizibwa.

Akabenje kagudddewo amakya galeero motooka ekika kya Tata UAR 159/J bwekonaganye ne Reg. UBE 949/P.

Kigambibwa nti emotooka emu yevudde ku lugundo n’ekoona abayizi ababdde bakyamye okwetawuluza.

Okusinziira k omwogezi wa poliisi mu kampala nemiriraano Patrick Onyango bano babadde bagenda kulambula.

Akabenje akokubiri kagudde Bujuuko mu disitulikiti ye Wakiso omu afiiridewo 2 ne batusibwako ebisago.

Akabenje kabademu emotoka 3 reg. UAZ 964X fuso fighter ebadde etise amatooke ng’ebadde evugibwa Dias Serumaga, UAR 690Q Toyota hiace and UAR 958l/ Zc8178 actros benz semi-trailer.

Onyango agamba nti omugezi ategerekeseko lya Bukenya, abalumizidwa kuliko Masaba Boniface nabadde dereva Serumagga nga bano babadde mu Fuso.

Ono agamba nti akabenje kavudde kukuvugisa kimama