Amawulire

Obubaka bwa ssabasajja obw’amazuukira

Ali Mivule

April 14th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Nga twetegekera okukuza amazuukira ga Yesu Kristo ag’omwaka guno,Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda II  asabye abantu bbe Okwenyigira  mu by’obulimi n’obulunzi okukozessa ennimiro okulima ebirime ebyanguwa okukula  n’okweyambisa amagezi agabawebwa abakuggu.

Ssabasajja mungeri yemu yenyamidde olw’obulwadde bwa sirimu obwali butandiise okukendera naye nga kati bweyongera buli kiseera bwatyo n’akubiriza abantu bbe okukola ekisoboka okwewala edwadde eno anmutta nokwekebezza buli omu amanye  bwayimiridde

Omutanda mububaka bwebumu obwa mazalibwa  asabye abantu abagenda okufumbirwa okwekebeza nga obulwadde bwa Nalubiri kibasoboozesse okuzaala abaana abalamu  nga bwebanakola ebyo twakubeera neggwanga eddamu ekinatusa ku nkulakulana eyanamaddala nga mwotwalidde nokwegobako obwavu .