Amawulire

NRM olwaleero lwekitimbye enkalala

NRM olwaleero lwekitimbye enkalala

rmuyimba

August 21st, 2015

No comments

File Photo: A member ba NRM

File Photo: A member ba NRM

Ekibiina kya NRM olwaleero lwekitimbye enkalala z’abanakibiina kyayo ku byalo byonna okwetolola eggwanga.

Omuwanika w’ekibiina Rose Namayanja ategezezza nga bwebagenda n’okuwandiisa abayizi mu masomero abalina emyaka 18 n’okudda waggulu.

Namayanja agamba okutimba enkalala kigendereddwamu kuzilongoosa okugyamu abaafa n’abo abatali bannakibiina ssaako n’abo abayabulira ekibiina nebegatta ku birala.
Mukiseera kino ekitabo ky’ekibiina kirimu bannakibiina abasoba mu bukadde 10.