Amawulire

Namwandu wa Samson Kisekka afudde

Ali Mivule

May 16th, 2015

No comments

Kisekka22

Namwandu w’eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga Samson Kisekka afudde

Mary Nanfuka Kisekka afiiridde mu ddwlairo e Nsambya enkya ya leero

Okusinziira ku kiwandiiko ekivudde mu maka g’omukulembeze w’eggwanga, Omukyala ono afudde aweza emyaka 92

Wajja kubaawo okusabira omwoyo gwe ku lw’okubiri ku kkanisa y’abadiventi Entebbe  olwo aziikivwe e Temangalo olw’okusatu.