Amawulire

Namukadde ow’emyaka 82 eyabula bazudde omulambo gwe

Namukadde ow’emyaka 82 eyabula bazudde omulambo gwe

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi mu disitulikiti ye Sironko ebakanye nokunonyereza ku nfa yomukadde owemyaka 82, omulambo gwe gusangiddwa nga gutengejjera ku mugga.

Omugenzi ye Agness Nandede, ngabadde mutuuze ku kyalo Bumahanga, abadde yabula wabula omulambo gwe guzuliddwa ku kyalo Bumahaga mu gombolola ye Bukiiyi.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Elgon Rogers Taitika akaksizza okufa kwomukadde ono.

Agambye nti bagenda kunonyereza kubanga abamu batta abakadde bano, olwenkyana zettaka era kino kyandiba nga kyakoleddwa kubuza bujulizi.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *