Amawulire

Nambooze wa Besigye

Nambooze wa Besigye

Ali Mivule

December 3rd, 2015

No comments

File Phot :Besigye nga yogeerako eri abawagizi be

File Phot :Besigye nga yogeerako eri abawagizi be

Ssentebe w’ekibiina kya DP mu bitundu bya Buganda  Betty Nambooze alangiridde mu lwatu nga bw’awagira Besigye ku besimbyewo ku bwapulezidenti.

Nambooze bazze bamukolokota okuwagira Mbabazi  neyelabira munwanyi we Besigye eyamutwala nemuddwaliro e Nairobi okujanjabibwa.

Mu lukungaana lweyakubye  mu paaka e Mukono, Nambooze agamba yali tasobola kukayanira mu lwatu ne ssenkaggale wa DP eyaslawo kuwagira Mbabazi.