Amawulire

Nambooze akaaye ku baakwatibwa

Ali Mivule

March 16th, 2015

No comments

Nambooze

Omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooze awadde poliisi okutuuka olwaleero okutwala mu kkooti abantu omukaaga abakwatibwa ku byekuusa ku kutta abasiraamu

Ku bakwatibwa kwekuli dereeva wa ambulensi ya Nambooze ng’ono ye Sheikh Abubaker Kayiwa.

Nambooze agamba nti banoonyezza buli wamu, abaakwatibwa nebababula nga batuuseeko ne mu malwaliro

Ono agamba nti kati bagenda kugenda mu kkooti okusaba nti bano batwalibwe mu kkooti kubanga baggaliddwa okusukka mu ssaawa 48