Amawulire

Mwekebeze siriimu

Ali Mivule

April 3rd, 2013

No comments

Kabaka

Obwa kabaka Buganda busabye abantu naddala ababeera mu Kisenyi okwekebeeza abawuka ka sirimu ne kokoolo ku bwereere mu lubiri lwa Ssabasaja okutandika nga 9- 12 omwezi guno.
Minister wa Buganda ow’ebyobulamu Nelson Kawalya agamba nti enteekateeka eno yakuyamba abantu okumanya webayimiridde mu bulamu bwaabwe.
Kawalya agamba nti era bagenda kujanjaba nendwadde endala omuli akafuba, omusujja wamu nokukomola abasajja ku bwereere.