Amawulire

Mwawule palamenti ne NRM- Besigye

Ali Mivule

March 24th, 2014

No comments

Besigye and wife wnnie

Eyali ssenkagale w’ekibiina kya FDC Dr.Kiiza Besigye ategezezza nga okwongezaayo entula za palamenti okutaggwa bwekulanga endoolito wakati w’olukiiko lwa gavumenti n’essiga eddamuzi.

Entuula za palamenti eziwerako zongezeddwayo enfunda eziwera lwantuula z’ababaka ab;ekibiina kya NRM ezenjawulo ezitegekeddwa mu maka g’omukulembeze w’eggwanga Entebe.

Besigye agamba agamba palamenti erina okwetengerera nga kyakuvaako enffuga bbi mu ggwanga.

Besigye era agamba kikyaamu okuyimiriza emirimu gya palamenti olwa NRM kubanga olukiiko ssi lwa NRM era ng’ekibiina kino kirina okutambulira mu kkubo lya palamenti sso ssi ate palamenti kugoberera