Amawulire

Musomese abantu ku buseegu

Ali Mivule

February 28th, 2014

No comments

women strike

Gavumenti esabiddwa okusooka okusomesa abantu ku tteeka ly’obuseegu nga terinnassibwa mu nkola.

Okusaba kukoleddwaa ababaka ba palamenti abakyala oluvanyuma lw’abasajja abambula abakyala okweyongera

Omubaka omukyala akiikirira abantu be zombo Grace Freedom Kwiyucwunyi agamba nti abantu kino bakikola kubanga tebamanyi mateeka

Ono wabula agambye nti abakulembeze basaanye okukulemberamu omulimu ogusomesa abantu okukoma okuwebuula omukyala.

Ono asabye poliisi okussa essira ku kusomesa abantu kubanga kye kyokka ekijja okuyambako okukoma ku batwalira amateeka mu ngalo