Amawulire

Museveni asisinkanye abakugu kubyókugula amasomero

Museveni asisinkanye abakugu kubyókugula amasomero

Ivan Ssenabulya

September 7th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye,

Omukulembeze weggwanga yevubye akafubo nabakakiiko akalwanyisa ekirwadde kya covid kubyokugula amasomero.

Mu kwogerako ne KFM, minisita omubeezi owebyenjigiriza ebyawaggulu John Chrysostom Muyingo, agambye nti minisitule evudeyo ne byokuteesako mu kugulawo amasomero bye bagenda okukubaganyako ebirowoozo munsisinkano eno.

Muyingo atubuulidde nti oluvanyuma lw’ensisinkano eno awo eggwanga lyakumanya ekiddako ku kyabaana okudda ku masomero.

Era ensisinkano eno etuuziddwa mu maka gomukulembeze weggwanga yakutunulira ne nsonga endala kuba yetabiddwamu abakungu okuva mu minisitule eyekikula kya bantu, bannasayansi nábebyenjigiriza.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *