Amawulire

Museveni asabye qabakulembeze babasodookisi okumaliriza emirimu gya Lwanga

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya,

Omukulembeze weggwanga Yoweri Museveni asabye ekelezia ya basodookisi mu Uganda okutwala mu maaso omulimo gwabadde ssabasumba Jonah Lwanga gwalese emabega.

Bino biri mu bubakabwe obwetikiddwa amumyukawe Jesca Alupo, mu kuziika abadde ssabasumba we ekelezia ya basodookisi mu Uganda Metropolitan Lwanga ku kanisa ya  St Nicholas Cathedral e Namungoona.

Museveni ayogedde ku mugenzi ngomusajja abadde omwetowaze enyo era nga abadde kyakulabirako kirungi eri ensiye.

Emikolo gyokuziika omugenzi Lwanga gavt eya wakati egyetise era bamukubidde ne mizinga

Olunaku lwenkya ababaka mu palamenti bakuleeta ekiteeso ekyokusiima Lwanga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *