Amawulire

Musajja Mukulu Asobezza ku Muwala we Owe’myaka 13

Ivan Ssenabulya

July 15th, 2017

No comments

LUUKA

Bya Abubaker Kirunda

Musajja mukulu owemyaka 40 akwatiddwa nebamuggalira ku poliisi ye Luuka nga kigambibwa yakidde kawaala ke akemyaka 13 nakasobyako.

Omukate mutuuze ku kyalo Nawansega mu ggombolola ye Bukoma mu district ye Luuka.

Atwala poliisi yomu kitundu, Sarah Ambeta ategezezza nti Kaggwa ensonyi ono yalabirizza nga mukyala we agenze mu town okulaba abayimbi babadde baleese ebiddongo mu kitundu, kawaala ke nakagagambula obumuli.

Omuvunanwa okukwatibwa, omwana yategezezza ku nnyina naye esnonga azongeddeyo ku poliisi.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *