Amawulire

Muleke ab’amawulire bakole

Ali Mivule

April 1st, 2014

No comments

Besigye and Zac

Poliisi erabuddwa okwewalira ddala okutulugunya banamawulire wamu n’okuggala emikutu gy’amawulire.

Kati eyali ssenkagale w’ekibiina kya FDC  Dr. Kiiza Besigye atadde poliisi ku ninga enyonyola ddala lwaki yagaddewo emikutu gya radio ebiri e Kabaale ne Kasese.

Ku wiikendi poliisi yazinzeeko emikutu gino nebajiggala nebajiggala lwakukyaaza bavuganya gavumenti abali mu kubanja enongosereza mu mateeka g’ebyokulonda.

Besigye agamba emikutu gya radio girina kuggalwa kakiiko akatwala banamawulire , saako n’akakiiko k’ebyempuliziganya so ssi ku bitragiro bya poliisi.

yye ssenkaggale wa FDC gen Mugisha agamba nti bakusisinkana mu minister w’ensonga zo munda  mu ggwanga ne ssenkagale wa poliisi okumalawo okusika omugwa.

Gyebuvuddeko omwogezi wa poliisi mu ggwanga  Judith Nabakoba yegaana ebigambibwa nti poliisi erinya eremesa