Amawulire

Mulago etubidde n’omujjuzo gwábagala okugemebwa

Mulago etubidde n’omujjuzo gwábagala okugemebwa

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe,

Abasawo mu ddwaliro ekkulu e Mulago, batubidde nomujjuzo gwabantu abazze okubagema ssenyiga omukambwe.

Bano babadde bazze mu bungim wabula bamaze nebakabatema nti olwaleero okugema tekugenda kuberawo.

Kati amyuka akulira eddwaliro lye Mulago, Dr Rosemary Byanyima agambye nti babadde tebanafuna ddagala okuva mu KCCA.

Agambye nti eddagala lyebafuna balikozesezza nerigwawo olunaku lweggulo.

Olunnaku lweggulo babadde bakola ku bantu bokka abateega doozi eyokubiri.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *