Amawulire

Minisitule esabye abasawo bayimirize akediimo

Minisitule esabye abasawo bayimirize akediimo

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe

Minisitule yebyobulamu, esabye abasawo okuyimiriza akediimo kaabwe, kebatekateeka.

Omwogezi wa minisitule yebyobulamu Emmanuel Aiyenbyoona, agambye nti batekeddwa okusooka okulowooza ku balwadde, ngasubizza nti ensonga zebemulugunyako era zebatuusa okuyita mu kibiina ekibagatta ekya Uganda Medical Association zaakukolwako.

Agambye nti entekateeka zigenda mu maaso, okusaba embalirira eyenyongereza, okutukiriza ebisubizo byomukulembeze wegwanga.

Mu kiwandiiko aba UMA kyebafulumizza olunnaku lweggulo, bagambye nti akediimo kaabwe kagenda kutandika mu bude obwekiro, kubanga olwo lwerulimi gavumenti lwewuliriza.

Kinajjukirwa nga 6 August abasawo bawandiiko ebbaluwa, olutagajjo nebaaba gavumenti okwongeza emisaala, okulongoosa embeera gyebakoleramu okuli okutereeza obujanjabi bwobudukirize, bongere ku mmotoka kika kya Agafa e Mulago oba ambulance nebirala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *