Amawulire

Minisita anyonyodde lwaki baludewo okugula amasomero

Minisita anyonyodde lwaki baludewo okugula amasomero

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye,

Minisita avunanyizibwa kubyénjigiriza, Janet Museveni, anyonyodde lwaki gavt ekandaliriza abayizi awaka.

Mu bbaluwa gyawandiise ono agambye nti kino kikolebwa kulaba nti abaana na bazadde bakuumibwa nga balamu bungi okuva eri ekirwadde ekyazinda eggwanga ekya covid-19

Janet anyonyodde nti singa abayizi basiiga abazadde ekirwadde engeri gyekiri abasinga bava waka, abaana bano bakusigala nga bamulekwa nga bwegwali nga ekirwadde kya mukenenya kya kajja gavt gyetayagala kulaba.

Amasomero námasinzizo byagalibwa kati emyaka ebiri ngelimu kukubo eryokulwanyisamu ekirwadde kya Covid-19