Amawulire

Minisita alabudde abatematema mu ttaka

Minisita alabudde abatematema mu ttaka

Ali Mivule

August 23rd, 2016

No comments

 

Minisita omubeezi ow’ebyamazzi Ronald Kibuule alabudde ku kutematema bu poloti ku ttaka ly’okulimirako.

Nga ayogerera mu lukungaana lw’ebyobulimi olwennaku 5 wali e Mukono, Minisita Kibuule agamba kino kizibu kyamanyi ekikosa obulimi obuli ku mulembe omuva ensimbi.

Agamba singa abalimi balemera ku nland fragmentationkola eno kyakulemesa Uganda okutuuka mu lusse lw’amawanga agali yadde yaddeko

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *