Amawulire

Lwakataka akwatiddwa

Ali Mivule

July 10th, 2014

No comments

Lwakataka

Omuvuzi w’emmotoka z’empaka Ponsiano Lwakataka akwatiddwa.

Lwakataka bamukwatidde ku Industrial areamu kampala  olw’eggulo lwa leero.

Omwogezi wa poliisi Fred Enanga agamba nti Lwakataka agenda kuggulwaako misango gyakulumya bantu n’okwetaba mu kusuubula obwenyanja obuto.

Wakuvunaanibwa mu kkooti ye Kasese gyeyaddiza emisango gino