Amawulire

Lunaku lwa Kondomu

Ali Mivule

February 13th, 2013

No comments

condom dayLunaku lwa bupiira bukali mpitawo mu nsi yonna.

Yadde abamu babukozesa, abalala beekwasa ebintu bingi omuli n’eky’okuba nti bubasiiwa

Ate abalala bagamba mbu tebanyumira kigwo nga babwambadde era nga kino kyekisinga okweralikiriz abali mu byobulamu.

Akulira ekibiina ekigatta abasawo mu ggwanga Dr Magaret Mungherera wano w’asinzidde n’asaba ministry y’ebyobulamu okussa amaanyi mu kusomesa abantu ku bupiira naddala obw abakyala.