Amawulire

Lukwago alemeseddwa

Ali Mivule

January 14th, 2014

No comments

Nambooze blocked

Loodimeeya wa kampala, Ssalongo Erias Lukwago yemunyuludde n’asazaamu enteekateeka z’okudda mu ofiisi ze olwaleero

Loodimeeya yaaweze nga bwadda mu ofiisi ye leero kyokka anga tekisobose olw apoliisi eyamukeddde ng’emisa nga talina na w’abadde yekyusizaa

Ono agambye nti ababaka ba palamentia basingaa b’abadde alina kutambula nabo babadde mu palamenti kale n’abeera nga takyasobola kugenda mu maaso.

Embeera y’okuyiwa poliisi tebadde wa Lukwago yekka nga kyekimu kibadde n’ew’omubaka aakiikirira aba municipaali ye Mukono.

Ono bamusaliddeko Namanve ng’ayolekera ekibuga

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *