Amawulire

Lukwago agenze mu kkooti y’okuntikko

Ali Mivule

April 1st, 2014

No comments

Lukwago on yasin

Oluvanyuma lwa loodi meeya Lukwago okugobwa mu ofiisi gyeyamazemu essaawa entono , bannamateeka ba Lukwago basuubirwa okulabikako mu kooti ey’okuntikko nga bawakanya ekya kkooti ejulirwamu okugoba omuntu waabwe mu ofiisi .

Olunaku olw’egulo omulamuzi Steven Kavuma yalagidde Lukwago ave mu ofiisi okutuusa nga okujulira kwa ssabawolereza wa gavumenti Peter Nyombi nga awakanya Lukwago okudda mu kooti  kumaze okuwulirwa.

Bano bakulembeddwamu munamateeka Abdul Katuntu