Amawulire

Liigi ezzemu-ttiimu zirwanira bifo

Ali Mivule

April 4th, 2017

No comments

 

Liigi y’eggwanga eddamu okutojera olwaleero n’emipiira egyenjawulo.

Ku kisaawe kya St Mary’s e Kitende bananyinimu aba Vipers baakwabika ne  Sadolin.

Bannamantameggwa ba liigi aba KCCA baagala kulaba nga baziba edibu ku bakulembedde aba Villa nga era baakukyaza aba Bright Stars ku kisaawe kya Phillip Omondi Stadium e Lugogo.

E Kakindu BUL FC yakuzanya aba  URA .

 

SC Villa ekyakulembeddemu ekimeeza n’obubonero  47 wabula nga basinzaako KCCA abali mu kyokubiri emipiira 3.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *